Kampala Baptist Church Okusoma Baibuli: 16thNovember 20014. Omulamwa gwómwaka: Tukozesa ebirabo byaffe ne ssanyu. Mu ssomo lino tujja kutunuulira enganda zaffe námaka. Mu kitundu kya leero tugenda okutunuulira Katonda nga taata waffe. Abakkiriza Yesu okufuga obulamu bwaabwe bonna bafuuka baana be. Omulamwa gwa wiiki: Tuli baana ba Katonda. Ebyawandiikibwa: Zabbuli 103, Engero 3:12, Yokaana 1:11-13, Abaruumi 8:15-39, I Yokaana 3:1-2, 3:10, 5:1 Abaruumi 8:12-25: Omukkiriza alina luganda ki ku Katonda mu Kristo? Omuntu afuuka atya omwana wa Katonda? Kitegeeza ki okubeera “Omwana wa Katonda”? Okusinziira ku Abaruumi 8:12-15, kino kikyuusa kitya engeri gyótambuzaamu obulamu bwo? Omwoyo Omutukuvu akola ki? Olunyiriri 16 ……………………………………………………………………………………………………….… …………………………………………………………………………………………………………. ……………………………………………………………………………………………………….… Yokaana 1:11-13, I Yokaana 3:1-3, 3:10, 5:1: Omuntu afuuka atya omwana wa Katonda? Biki ebisuubirwa mu mwana wa Katonda? ……………………………………………………………………………………………………….… …………………………………………………………………………………………………………. Abaggalatiya 4:4-6, I Petero 3:7 Tufuuna kiki mu kubeera abaana ba Katonda? Katonda kiki kyeyatukolera? Olunyiriri 6, Otegeera otya nti Omwoyo wa Katonda ali mu ggwe? …..……………………………………………………………………………………………………… .………………………………………………………………………………………………………… Ekyamateeka 1:29-31, Koseya 11:1-4. Katonda yayisa atya abantu ba Isirayiri nga abaana be? ……………………………………………………………………………………………………….… …………………………………………………………………………………………………………. Engero 3:12, Zabbuli 86:15: Katonda nga taata ayiisa atya abaana be? Gerageranya ne Ekyamateeka 8:2-5, Abaebbulaniya 12: 5-11, Isaaya 49:16-15 .……………………………………………………………………………………………………….… ……………………………………………………………………………………………………… Zakaliya 7:9, Abakolosaayi3:2: Katonda asuubira ki mu bantu abalabye ekisa nókusasira kwe? ……………………………………………………………………………………………………….… …………………………………………………………………………………………………………. Wandiika ngeri ki Katonda gy’abadde Taata gyoli era ogabaaneko nábalala ……………………………………………………………………………………………………….… …………………………………………………………………………………………………………. ……………………………………………………………………………………………………….… …………………………………………………………………………………………………………. http://kbcuganda.org/Bible_study/bible_study_guide_lug.pdf
© Copyright 2025